Ababaka batadde ku nninga minisitaw’ebyensimbi Matia Kasaija

Смотреть онлайн

Опубликовано: 2021-04-27
Продолжительность: 03:18
Ababaka abatuula ku kakiiko ka paalimenti akakola ku mbalirira y’eggwanga batadde ku nninga minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija annyonnyole wagenda okufuna ssente ezigenda okusasula ebbanja lya Uganda nga buli olukya bongera kwewola. Ababaka bagamba embalirira yomwaka gwebyensimbi ogujja ya ngeri nga siiti anti eweetaaga ssente ate wateekebwawo ntono nga newali ebitali bikulu ate waliwo nnyingi
Julius bukyana kaabituwe